Buganda Kingdom(@BugandaOfficial) 's Twitter Profileg
Buganda Kingdom

@BugandaOfficial

This is the Official Account of the Kingdom of Buganda.

ID:2958184379

linkhttp://www.buganda.or.ug calendar_today03-01-2015 09:40:40

11,0K Tweets

144,9K Followers

178 Following

Follow People
Buganda Kingdom(@BugandaOfficial) 's Twitter Profile Photo

Nga tujjukira olunaku lw'abakozi mu Nsi yonna. Tusaana okujjukira okuwa ekitiibwa buli mukozi awatali kutunuulira mitendera.

Buli muntu alina omuwendo gw'agatta ku bikolebwa ekitongole kyonna. N'olwekyo Abakozi n'abakozesa, twefumiitirize nnyo bukulu bw'olunaku luno.…

Nga tujjukira olunaku lw'abakozi mu Nsi yonna. Tusaana okujjukira okuwa ekitiibwa buli mukozi awatali kutunuulira mitendera. Buli muntu alina omuwendo gw'agatta ku bikolebwa ekitongole kyonna. N'olwekyo Abakozi n'abakozesa, twefumiitirize nnyo bukulu bw'olunaku luno.…
account_circle
Charles Peter Mayiga(@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

As we commemorate the International Labour Day 2024 under the theme 'Ensuring safety and health at work in a changing climate'

I urge employers to always avail good and healthy working conditions for their employees, and to create time for physical exercises on specified days,…

As we commemorate the International Labour Day 2024 under the theme 'Ensuring safety and health at work in a changing climate' I urge employers to always avail good and healthy working conditions for their employees, and to create time for physical exercises on specified days,…
account_circle
Buganda Kingdom(@BugandaOfficial) 's Twitter Profile Photo

Olwa leero Bboodi ya Bulungibwansi n'obutondebwensi, etudde mu lutuula olusembayo mu mwaka nebateesa ku nsonga omuli, sabbiiti y'obutondebwensi, enteekateeka Nnamutaayiika eya Minisitule, n'okulaba engeri gyebongera okusasaanyamu amawulire agafa ku butondebwensi gasasaanire ku…

Nnaabagereka agamba nti waliwo obwetaavu obwokuyamba abantu abalina obukosefu ku bwongo, eno y'ensonga lwaki avuddeyo yenyigiremu butereevu olw'omuwendo ogweyongera buli lukya.

Nnaabagereka Sylvia Nagginda atongozza kaweefube w'okulwanyisa n'okukendeeza omuwendo gw'abantu abalina obukosefu ku bwongo basobole okufuna obulamu obweyagaza.

Kaweefube ono atuumiddwa Queen's Ball, wa kutambulira ku mulamwa gwa 'Shine a light: Illuminating Mental Health”…

Nnaabagereka Sylvia Nagginda atongozza kaweefube w'okulwanyisa n'okukendeeza omuwendo gw'abantu abalina obukosefu ku bwongo basobole okufuna obulamu obweyagaza. Kaweefube ono atuumiddwa Queen's Ball, wa kutambulira ku mulamwa gwa 'Shine a light: Illuminating Mental Health”…
account_circle
Buganda Kingdom(@BugandaOfficial) 's Twitter Profile Photo

Kulwa Minisita wa Gavumenti ez’Ebitundu, Oweek Israel Kazibwe Kitooke, ategeezezza nti nga obwakabaka tebunafuna Federo empandiike, bwasalawo lwakiri butambulire mweyo ey'ebikolwa, era ategeezezza abantu nti buli lwebavaayo nebeeenyigira mu nteekateeka za Kamalabyonna zalambika…

Kamalabyonna wa Buganda oweek Charles Peter Mayiga akubirizza abakulembeze mu Buganda ne Uganda okukolagana obulungi ne bannaabwe, nga bawangana amagezi, okusanganamu ekitiibwa nga bagoberera ennambika ezibaweebwa bakama baabwe n'okukola Ssaabasajja byayagala.

Okwogera bino…

Kamalabyonna wa Buganda oweek Charles Peter Mayiga akubirizza abakulembeze mu Buganda ne Uganda okukolagana obulungi ne bannaabwe, nga bawangana amagezi, okusanganamu ekitiibwa nga bagoberera ennambika ezibaweebwa bakama baabwe n'okukola Ssaabasajja byayagala. Okwogera bino…
account_circle
Buganda Kingdom(@BugandaOfficial) 's Twitter Profile Photo

Okutema empenda z'okulwanyisa omusujja gw'ensiri, Obwakabaka nga buli wamu ne Minisitule y'ebyobulamu mu Gavumenti ya wakati basisinkanye abavuzi ba Bodaboda, okubabangula ku buvunaanyizibwa bwabwe mu lutalo luno.

Bwabadde ayogerako eri aba Bodaboda bano abakungaanidde ku…

Okutema empenda z'okulwanyisa omusujja gw'ensiri, Obwakabaka nga buli wamu ne Minisitule y'ebyobulamu mu Gavumenti ya wakati basisinkanye abavuzi ba Bodaboda, okubabangula ku buvunaanyizibwa bwabwe mu lutalo luno. Bwabadde ayogerako eri aba Bodaboda bano abakungaanidde ku…
account_circle
Buganda Kingdom(@BugandaOfficial) 's Twitter Profile Photo

Oweek. Dr. Anthony Wamala Minisita w'Obuwangwa, Embiri, Amasiro, Obulambuzi n'Ebyokwerinda asabye abantu okukuuma Obutondebwensi kiyambeko okusikiriza abalambuzi okujja mu Ggwanga, lyongere okuyingiza ensimbi okuva mu by'Obulambuzi.

Obubaka buno Minisita abutisse Mw. Yahaya…

Oweek. Dr. Anthony Wamala Minisita w'Obuwangwa, Embiri, Amasiro, Obulambuzi n'Ebyokwerinda asabye abantu okukuuma Obutondebwensi kiyambeko okusikiriza abalambuzi okujja mu Ggwanga, lyongere okuyingiza ensimbi okuva mu by'Obulambuzi. Obubaka buno Minisita abutisse Mw. Yahaya…
account_circle
Buganda Kingdom(@BugandaOfficial) 's Twitter Profile Photo

Katikkiro Charles Peter Mayiga alambudde ekizimbe ekiggya mu ddwaliro lye Mengo ekikola ku bulwadde bw'amaaso

Asiimye omutindo eddwaliro kwerizimbiddwa era yeebazizza abaliddukanya wamu ne bannamukago aba Christian blind Mission abavujjiridde omulimu guno.

Katikkiro agamba nti obulwadde…

Katikkiro @cpmayiga alambudde ekizimbe ekiggya mu ddwaliro lye Mengo ekikola ku bulwadde bw'amaaso Asiimye omutindo eddwaliro kwerizimbiddwa era yeebazizza abaliddukanya wamu ne bannamukago aba Christian blind Mission abavujjiridde omulimu guno. Katikkiro agamba nti obulwadde…
account_circle
Buganda Kingdom(@BugandaOfficial) 's Twitter Profile Photo

Obukulembeze bwa Nkobazambogo Obuggya bulangiriddwa.

Minisita Robert Serwanga Ssaalongo ow'Abavubuka Emizannyo n'Ebitone y'ayanjudde obukulembeze buno n'ayozaayoza abafunye obuvunaanyizibwa, kyokka asabye abagenda okuwummula okuluubira okuweereza mu bifo ebirala naddala mu byalo…

Obukulembeze bwa Nkobazambogo Obuggya bulangiriddwa. Minisita Robert Serwanga Ssaalongo ow'Abavubuka Emizannyo n'Ebitone y'ayanjudde obukulembeze buno n'ayozaayoza abafunye obuvunaanyizibwa, kyokka asabye abagenda okuwummula okuluubira okuweereza mu bifo ebirala naddala mu byalo…
account_circle
Buganda Kingdom(@BugandaOfficial) 's Twitter Profile Photo

Ssaabasajja Kabaka ali bweru wa Ggwanga nga Katikkiro bweyategeeza Obuganda mu lukungaana lwa bannamawulire nga 06/04/2024.

account_circle
Buganda Kingdom(@BugandaOfficial) 's Twitter Profile Photo

Minisita w'Abavubuka Oweek. Robert Serwanga asabye Abavubuka abawumudde obukulembeze mu bifo ebimu, ate okuluubirira okufuna ebifo ebirala naddala mu bitundu gye bazaalwa nayo baweerezeeyo.

Obubaka abutisse Omuwandiisi w'Olukiiko lw'abavubuka Mw. Kijjambu William amukiikiridde…

Minisita w'Abavubuka Oweek. Robert Serwanga asabye Abavubuka abawumudde obukulembeze mu bifo ebimu, ate okuluubirira okufuna ebifo ebirala naddala mu bitundu gye bazaalwa nayo baweerezeeyo. Obubaka abutisse Omuwandiisi w'Olukiiko lw'abavubuka Mw. Kijjambu William amukiikiridde…
account_circle
Buganda Kingdom(@BugandaOfficial) 's Twitter Profile Photo

Obuwanguzi buva wala, wano omutendesi w'Ekika kya Obutiko, Hussein Mbalangu, ng'awa abazannyibe ebiragiro ebibayambye okufuna obuwanguzi.

Obuwanguzi buva wala, wano omutendesi w'Ekika kya Obutiko, Hussein Mbalangu, ng'awa abazannyibe ebiragiro ebibayambye okufuna obuwanguzi. #BikaFootball2024
account_circle
Buganda Kingdom(@BugandaOfficial) 's Twitter Profile Photo

Katikkiro Charles Peter Mayiga yebazizza abantu ba Kabaka abazze okuwagira Ebika byabwe. Asanyukidde omutindo abazannyi gweboolesezza n'agamba nti empaka z'amaggombolola zikoze kinene okuzuula ebitone era abazannyi bangi ababade mu tiimu zombi baavudde mu mpaka ezo.

Katikkiro @cpmayiga yebazizza abantu ba Kabaka abazze okuwagira Ebika byabwe. Asanyukidde omutindo abazannyi gweboolesezza n'agamba nti empaka z'amaggombolola zikoze kinene okuzuula ebitone era abazannyi bangi ababade mu tiimu zombi baavudde mu mpaka ezo. #BikaFootball2024
account_circle
Buganda Kingdom(@BugandaOfficial) 's Twitter Profile Photo

Nassuuna Gorret, Ssenkulu wa Essuubiryo Zambogo Sacco, kulwa ba memba ba Sacco eno, yeetabye ku mupiira gw'Ebika e Wankulukuku.

Nassuuna Gorret, Ssenkulu wa Essuubiryo Zambogo Sacco, kulwa ba memba ba Sacco eno, yeetabye ku mupiira gw'Ebika e Wankulukuku.
account_circle
Buganda Kingdom(@BugandaOfficial) 's Twitter Profile Photo

Ssenkulu wa Buganda Royal Institute, Joseph Ssenkusu Balikuddembe, ne Ssenkulu wa Muteesa Prof. Vincent Kakembo, nga balaba omupiira gw'Ebika e Wankulukuku.

Ssenkulu wa Buganda Royal Institute, Joseph Ssenkusu Balikuddembe, ne Ssenkulu wa @Muteesa1Univ Prof. Vincent Kakembo, nga balaba omupiira gw'Ebika e Wankulukuku.
account_circle