'Olumbe terubulako mutamiivu, najja n'ayogera ebintu biyitirivu abantu bonna abali ku lumbe ne bawuliriza oyo omutamiivu...' Katikkiro Charles Peter Mayiga
#BugandaNsiYaffe
Mwali Nnamunswa Alamula 🥰
Abantu ba Ssaabasajja Kabaka mwenna kumitimbagano mwebale okusomesa Lumbuye wamu ne banne nti ddala BUGANDA LWAZZI 📌.
Twagala okulabula abo bonna abalowooza nti bagenda kusinzira ku mitimbagano batandike okuwa Kabaka ebiragiro bakikomye
#KabakaWange