CBS FM UG(@cbsfm_ug) 's Twitter Profile Photo

Tuteekeddwa okulowooza ku nsonga y'okulendeeza ku size ya Parliament olwo banna Uganda bafune obuweereza obusaanidde kubanga kiba kikendeezezza ku nsimbi ezisaasaanyizibwa ku babaka.

account_circle
SPARK TV(@sparktvuganda) 's Twitter Profile Photo

Enkya ku twogera ku mulamwa gw'okusiga e nsimbi ne Dr. Norah Njuba Bwaya. Tosubwa enkya ku ssaawa satu ez'okumakya.

Sigala ng’ogoberela ebigenda mu maaso, ng’okozesa YOTVChannels App

Enkya ku #MwasuzeMutya twogera ku mulamwa gw'okusiga e nsimbi ne Dr. Norah Njuba Bwaya. Tosubwa enkya ku ssaawa satu ez'okumakya. 

Sigala ng’ogoberela ebigenda mu maaso, ng’okozesa @YOTVChannelsUG
account_circle
Smart24 Television(@Smart24TVnow) 's Twitter Profile Photo

*OMULAMWA:* Kiki kyolowooza ekirina okukolebwa Uganda ekendeeze oba ereme okuddamu okwewola nsimbi ezimirizawo eggwanga. Wereza endowooza yo yakusomebwa mumawulire gaffe *AGAFA MU **BY'OBUSUUBUZI* KU SMART 24 TV KU Ssaawa Emu ey'akawungeezi.

*OMULAMWA:* Kiki kyolowooza ekirina okukolebwa Uganda ekendeeze oba  ereme okuddamu okwewola nsimbi ezimirizawo eggwanga. Wereza endowooza yo yakusomebwa mumawulire gaffe *AGAFA MU **BY'OBUSUUBUZI* KU SMART 24 TV KU Ssaawa Emu ey'akawungeezi.
account_circle
CBS FM UG(@cbsfm_ug) 's Twitter Profile Photo

Wattu wagira omulimu gw’okuzimba ekisaawe ky’essaza SSAZA BUDDU nga weetaba mu misinde mubuna byalo nga 31 omwezi guno.
Tunadduka ne Omulangira David Kintu Wassajja, weefunire omujoozi gwo ku nsimbi 20,000 zokka.

Wattu wagira omulimu gw’okuzimba ekisaawe ky’essaza @Buddukuntiko  nga weetaba mu misinde mubuna byalo nga 31 omwezi guno.
Tunadduka ne Omulangira David Kintu Wassajja, weefunire omujoozi gwo ku nsimbi 20,000 zokka.
account_circle
BBS TEREFAYINA(@bbstvug) 's Twitter Profile Photo

Abavuuzi ba Takisi n’abasubuuzi abakoleera mu katale ka USAFI mu Kampala beevuma oluguudo lwa Fly Over olw’akolebwa ku ssaawa ya queen olwaleeka ng’amakubo agali gayita okumpi n’akatale wamu ne ppaaka gaggaddwa. Ab’akatale bagamba okuva amakubo lwegaggalwa tebakyakola nsimbi era